ABATUUZE be Panda PL e Luzira balaajana olw’embwa ezisusse okutayaaya ku kitundu nga zibamaliddewo ebisolo n’ebinyonyi nga balina obweraliikirivu nti zijja kutandika okuluma abantu. ABATUUZE be Panda ...
OLUKIIKO lw'obusiraamu mu disitulikiti ya Luweero lugye obwesigwa mu ssentebe waalwo lwa kweyigirau.kwekalakaasa kw'okuwakanya Mufuti Shabam Mubajje okweyongeza ekisamja Ali Ndawula Sekyanzi ...
Bano beetondedde abantu olw'amasanyalaze agabadde gavaavaako wiiki ebbiri eziyise nga nga tebannawayo buyinza eri ekitongole kyamasannyalaze ekyazze mu mitambo ki Uganda Electricity Distribution ...
EBIPYA bizuuse ku nfa y’omuwala Martha Murari Ahumuza 23, eyafiira mu bbaala ya Mezo Noir Bar e Kololo mu Kampala gye yali agenze okucakalira.
Abakozi ba gavumenti abasoba mu 3,200 bebaganye okwanjulira Kaliisoliiso eby’obugagga byabwe.
Bruno Kiggundu amanyiddwa nga Bruno K yatwala kkampuni ya Black Market Records mu kkooti ng'abavunaana okukozesa ennyimba ze nga tebamusasula ate ne bakozesa ebiwandiiko ebikyamu okuggalawo omukutu ...
Mu ngeri y’emu baagala Pulezidenti ayogereko n’abakulira ekitongole ky’emisolo babakkirize okuyingiza mmotoka ekika kya Kigege ezaakolebwa mu myaka emikadde nga mu kiseera kino zaawerebwa okuleetebwa ...
EKITONGOLE ky’amasannyalaze ekya UEDCL kifulumizza emiwendo emipya, egigenda okusasulwa bakasitoma, nga kiddiridde UMEME okuvaawo gye buvuddeko.
OMUYIMBI David Lutalo alagidde abamugeegeenya okukikomya.
Omuyizi eyakubiddwa abasomesa embooka ezaamuviiriddeko okufuna amabwa ku butuuliro akwasizza abasomesa bana. Abasomesa bana okuva kussomero lya St Victor SS erisangibwa ku kyalo Katara mu ggombolola y ...
一些您可能无法访问的结果已被隐去。
显示无法访问的结果